Ttiimu y’eggwanga ey’okubaka She Cranes yetegekera empaka za Celtic Cup ezinabeera mu ggwanga lya Scotland omwezi ogujja. Mu mpaka zino Uganda eruubirira kuva mu kifo ekyomusanvu okwesogga ekyomukaaga mu nsengeka y’ensi yonna esobole okuyitawo obutereevu okukiika mu mpaka z’ekikopo kyensi yonna .
She Cranes yeetegekera za Celtic Cup mu Scotland
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found