Munna magye eyaganyuka Maj. General Gregory Mugisha Muntu leero asiibye mu district ye Kalungu okufeffeta obuwagizi obunaamutuusa ku bukulembeze bwe ggwanga. Muntu atandikidde Birongo, Miwuula, Kyamuliibwa Kalungu rural naakomekkereza mu Lukaya Town council oluvannyuma naayolekera e Butambala.Eno abatuuze baayo bamusabye okubakolera ku kizibu ky’e nguudo,kko namazzi bye bagamba nti bibazizza nnyo e mabega.
Mugisha Muntu ab’e Kalungu abawadde essuubi ku by’enfuna
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
