Okusunsula mu Kampala kutandikidde mu bbugumu wonna

Gladys Namyalo
0 Min Read

Okusunsula ebeegwanyiza okuvuganya ku bifo by’obubaka bwa palamenti kutandise wonna okwetoloola eggwanga.Mu Kampala entekaateka zitandikidde mu ggiya era abavuganya bangi abasunsuddwa.Waiswa Mufumbiro, nga mu kiseera kino ali ku alimanda e Luzira naye asunsuddwa, wabula nga akiikiriddwa mukyala we n’omubaka wa Nakawa East Ronald Balimwezo.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *