Okwewaggula kw’ebisolo by’omunsiko, e Kabarole birumba abatuuze n’ebibaliira emmere

Gladys Namyalo
0 Min Read

Abatuuze abaliraanye ekuumiro ly’ebisolo li Kibaale National Park banyikaabvu olwa gavumenti okulwawo okubaliyirira , kko n’okutangira ebisolo ebisanyaawo emmere yaabwe.Bano bagamba nti olw’ebisolo okuggula olutalo ku mmere yaabwe, kati abaana tebakyasoma , basiiba waka nga bakuuma nnimiro ebisolo bireme okubamalirawo emmere.Bino okusinga biri mu muluka ggwe Isunga mu district ye Kabalore.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *