Abawagizi b’ekibiina NUP babemberedde ekkubo okulaga essanyu eri Robert Kyagulanyi akwatidde ekibiina bendera mu kuvuganya ku ky’obukulembeze bw’eggwanga. Poliisi yagezezzako okukendeeza ku bawagizi abangi okumugoberera mu kusunsulwa naye tekibalobedde kwoleka ssanyu lyabwe mu ngeri ez’enjawulo. Bingi ebibaddeyo ebikyamudde olunaku bye twagala okukutuusako. Patrick Ssenyondo y’abirondodde.