“Sikyali munnakatemba gwe mumanyi” Munyagwa alabudde abamuyita kazzannyirizi

Olive Nabiryo
1 Min Read

Akwatidde ekibiina ki The Common Man’s Party Mubarak Munyagwa, agamba nti tebalina ssente nnyingi zigenda kutambuza kalulu kebagendamu ak’okuvuganya ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga kyokka mwekakafu nti bajja kusobola bulungi okukawenja n’ensimbi entono ddala zebalina.

Munyagwa alabudde abantu be obutakozesa maanyi mangi ku bibiina ebiri ku ludda oluvuganya kubanga ebibanyiga bona byebimu, era nga omuntu gwe balina okujja mu buyinza ali omu.

Olwaleero twogeddeko ne Munyagwa ono, atubuulidde nti ababadde bamumanyidde mu bintu bya Zungulu kati ate muntu mulala mu.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *