‘Twagala ekintu kimu ssente’: Aba NRM e Luweero bakalambidde ku basaba aka CEC

Gladys Namyalo
1 Min Read

Ensonga ya ssente ey’ongedde okwefuga enkiiko za ba deligate ba NRM e Luwero nga abanoonya obululu ku lukiiko lwa NRM olwa CEC basisinkana abawagizi okubasaba obuwagizi. N’olunaku lw’eggulo Minisita Haruna Kasolo bweyabadde abasisinkanye okubasaba obuwagizi ku kifo ky’okukikirira Buganda ku CEC era baamukanze sente.Wabula wabaddewo akakyankalano bwewabaddewo ababadde bagala okusika ku musassi waffe Herbert Kamoga camera ng’akwata ebigenda mu maaso, nga tebagala akwate bya kukanda sente, kyoka bamusanze alaba era byonna yabifunye buluungi.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *