OBUKULEMBEZE BWA NRM E SEMBABULE: Ssekikubo ne Kawooya bakozewo obwabwe

Gladys Namyalo
0 Min Read

Minisita omubeezi ow’eby’obulamu, Anifa Kawooya wamu n’omubaka w’e Lwemiyaga, Theodore Sekikubo batonzewo,ekiwayi ky’obukulembeze bwa NRM mu disitulikiti ye Sembabule oluvanyuma, lw’obutakkanya n’ebyo ebyavudde mu kulonda kw’akamyufu okwaddidwamu olunaku lw’eggulo.Bano bategeezezza nti obulembeze bwabwe bugendereddwamu kwetaggulula ku bannamagye abeefuze obukulembeze bw’ekibiina mu disitulikiti.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *