Wuuno eyafuna olubuto ku myaka 13, bazadde ne bamugoba awaka

Brenda Luwedde
0 Min Read

Abaana okuzaala nga tebanetetuuka kyekimu ku bitakyatiisa mu bitundu ebya busoga, nga eno abaana bazaala okuviira ddala ku myaka nga 12. Kati leero tugenda kulaba emboozi y’omwana gwetutuumye Christine eyafuna olubuto nga wa myaka 13, abazadde ne bamugoba ewaka olwo naatandika okwerabirira yekka.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *