Akibui Farmers Factory: Liirino ekkolero eriwadde abakazi essuubi
Ekkolero erikola amanda mu kasasiro eriytibwa Akibui e Kumi kati gafuuka maka eri abakyala abasoba mu bikumi bibiri abaasimattuka obutabanguko obwekuusa ku kikula ky'abantu Abakyala bano buli omu afuna enkumi ttaano olunaku ekibasobozesezza okulabirira abaana baabwe wakati mu kusoomoozebwa okwamaanyi Abakyala bano baagala bekikwatako bakome ku basajja abeeyisa ng'ekitagasa ekivuddeko amaka mangi okusasika.