Enkalu lye Naguru: Lyakuddamu okupuntibwa okumalawo embiranye
Tukitegeddeko nti essaawa yonna ekyapa ku ttaka lya plot 54 A ne plot 3 E e Naguru Drive kyakusazibwamu era liddemu lipuntibwe, oluvannyuma lw'akakiiko akalwanyisa enguzi mu maka ga president okukakasa nti abaliriko baliwo mu bukyamu.Ettaka lino okumala emyaka 9 libadde ligujubanirwa enyuji bbiri okuli Isbat University ne Misbahu din Muslim community limited nga buli omu alumirirza nti lirye bwoya.