Enkaayana ku ttaka e Luweero :Waliwo abaana bana abavunaanwa ogw’okusaalimba
Waliwo abaana b’esomero bana (4) abali wansi w’emyaka 18 abawerenemba n’omusango gw’okusalimbira ku ttaka mu kooti y’e Luweero.Abaana bano kuliko ow’emyaka 17 ng’asoma senior yakuna, ow’emyaka 15 ow’e 12 n’owemyaka 10 ng’asoma kyakusatu.Ensonga zaabwe ziri ku kooti enkulu ey’e Luweero. Abaana agamba nti bafirizibwa yansusso mu misomo gyabwe kubanga bava ku somero okujja mu kooti okwewozaako era bakagenda mu kooti emirundu egisoba mu musanvu.