“TEMUZZA BYAMBALO BYAMMWE”:Palamenti eweze yunifoomu y’amagye mu ntuula
Palamenti egobye eky’amabalo ky’ebibomboola eky’ababaka abakiikirira amagye mu ntuula zaayo n’enkiiko zaayo, nga kino kigedereddwamu okwongera okuwa ekitiibwa endabika y’ababaka ba apalamenti ne palamenti yennyini.Kati ab’amagye abakiikirira UPDF bagenda kwambala nga uniform yaabwe ey’emikolo eya kiragala.Mukiseera kino palamenti eri mu kukola noongosereza mu mateeka agalungamya emirimu gyaayo.