Ab’enteebereza y’obudde balabudde ku nkuba
Abakugu mu by'embeera y'obudde balabudde bannansi okwesiba bbiri banywere, kubanga enkuba efaananako n'etonnye olwaleero ekyajja.Bano balabudde bannayuganda obutabalaatira mu mawulire agakwatagana n'enteebereza y'obudde gebabawa bwe baba baagala okuwonya obulamu n'ebintu byabwe.