EMISINDE GY’EGGWANGA: Munnakenya Omanyala amenye likodi empya mu gy’akafubutuko
Omuddusi munna Kenya Omanyalla Ferdinand akozze likoda empya ey'emisinde gyakafubutuko mu kisawe e Nambole bwaduse mita ekikumi mu butikitiki kumu n'obutundutundu mwenda. Ono yazze okwetaba mu mbiro za Uganda nga yetegekera empaka ezamaanyi omuli Diamond Liigi ne World Athletics championship.