Ababaka ba NRM balina essuubi mu kampeyini ezikoleddwa mu Buganda
Waliwo essuubi mu babaka ba NRM nti akalulu ka bonna aka 2026 wekanaatuukira ng'ekibiina kyeddiza obuwagizi mu Buganda. Olunaku lw'eggulo abamu ku babaka ba NRM mu buganda kko n'abakulu mu kibiina ki NRM baabadde mu ssaza lye Kasambya mu disitulikiti ye Mubende nga basaggulira ekibiina ki NRM ne ssentebe waakyo Yoweri Museveni obuwagizi.