Abakulisitaayo b’e kkanisa ya St. Peters e Ndeeba basanyufu olw’ensala ya kkooti ejulirwamu
Abakristaayo ku b’e kkanisa ya St. Peter’s mu Ndeeba eyamenyebwa mu mwaka gwa 2020 bali mukusagambiza olw’ansalawo ya kkooti ejulirwamu eyakaatirizza nti eno ekkanisa eno yamenyebwa mu bukyamu .Olwaleero wabaddewo okusaba okwokwebaza Katonda olw’ensala eno era nga kubadde mu kifo ekkanisa we yamenyebwa .