Omulabirizi Tibaijuka asabye bannaddiini okwewala enjiri eyawula mu bantu
Eggwanga nga lyetegekera akalulu ka bonna aka 2026, Omulabirizi wa Obulabirizi bwa Rwenzori West Barnabas Tibaijuka akalaatidde abakulembeze ba amakanisa mu bulabirizi buno okwewala ebyobufuzi ebyawulayawula mu bantu. Ono okwogera bino abadde asisinkanye banaddini bano okulaba obulabirizi buno webutuuse mu byenkulakulana nga bakunukiliza okuweza emyaka ebiri bukya batandika .