Abavuzi 53 be bakewandiisa okwetaba mu mpaka za Champions Sprint
Baddereeva ba motoka z'empaka 53 bebaakewandisa okwetaba mu mpaka za Champions Sprint ezigenda okutojjera e Busiika ku Uganda Motorsports arena ku boxing day. Empaka zino zeziggalawo sizoni y'omuzannyo gwa motoka z'empaka omwaka guno ate nga zezisembayo mu lw'okaano lw'engule ya national sprint championship. Twogedeko ne Dr Godfrey Nsereko omu kubeetegekera empaka zino.