Abawakanya obukulembeze bwa Mubaje beekubidde enduulu eri woofiisi ya ssaabaminisita
Ekimu ku biwayi ebiwakanya obukulembeze bwa Sheikh Shaban Ramadhan Mubajje biwandiikidde woofiisi ya Ssaabaminisita nga bigisaba ekomye okukolagana ne Mubajje . Olwaleero bano era banjulidde bannaabwe webatuuse mu kutuusa empapula eri buli kiisi gwe baagala okuvunaana mu kkooti mu musango mwe bawakanyiza okulondebwa kwa Mubajje nga Mufti wa Uganda.