Christine Kyarikunda anyumya engeri bba gye yamulemesa okulaba abaana( Part 3)
Mu mboozi yaffe ey’omukyala Christine Kyarikunda mu disitulikiti y’e Kamwenge alaajana olw’okumulemesa okulaba ku baana be emyaka egisukka mu ena olw’obutakkaanya bwe yafuna ne bba . Tukutuusaako ekitundu ekyokusatu mw’ogenda okulabira Kyarikunda nga alojja okutulugunyizibwa kwazze ayitamu nga omukwano gwa bba ne muto we gukalidde ddala. PATRICK SSENYONDO k’abituwe