Bataano bafiiride mu kabenje e Buyala , waliwo abafunye ebisago
Abantu bataano bafiiridde mu kabenje ku luguudo lwe Mityana, takisi ekika kya Drone bwesaabadde piki piki bbiri ezibadde ziweese abantu. Takisi ebadde eva Mityana nga edda Kampala so nga aba pikipiki babadde bagenda kuziika buwalula.Tukitegedde nti akabenje kavudde ku mugoba kulemererwa kuweta kkoona.