Bayibuli y’abamuzibe, bamuzibe baagala badduukirirwe kubanga za buseere
Abantu abalina obulemu bw’obutalaba oba bayite bamuzibe basabye bekikwatako okwongera okusiga ensimbi mu bitabo byebeyambisa mukusoma nga bwekizze nga kikolebwa mubitabo ebitukuvu. Aba Bible Society of Uganda WANO webasinzidde nebasaba wabeewo enkkwatagana nebanamikago mukawefube owokusitula embeera zabantu abalina obuzibu mukulaba nabo basobole okuba nga bafuna ebitabo ebyabwe ebiyitibwa braille Bible Bibadde munsisinkano yabwe, nga yetabiddwamu abakungu okuva mumawanga 12 abegatira mu United Bible Society.