Ebya S4 bifulumye, abalenzi n’abawala bavuganyizza
Ebigezo bya siniya ey’okuna ebisookedde ddala wansi w'ensoma empya bifulumye olwaleero. Okusinziira ku bifulumiziddwa, abayizi baakoze bulungi okutwaliza awamu yadde nga be basoose wansi w'ensoma eno.