Ekiddako nga Paapa afudde, biibino ebigobererwa okutuusa ng’omulala lw’alondebwa
Obutaawukanako na bakulembeze balala, omukulembeze yenna bw’afa ekiddako kuba kunoonya amuddira mu bigere. Mu mbeera nga eno nga Paapa Francis afudde , ekiri ku bwongo bwa buli muntu kye kiki ekiddako oluvanyuma lw’okukimanya nti afudde.Samuel Ssebuliba aliko byazudde ku bigoberera okufa kwa paapa.