Eklezia mu Uganda ekungubagidde omutukuvu Paapa Francis
Eklezia mu uganda yegasse ku nsi yonna okukungubagira paapa Francis. Okusinziira ku Ssabasumba w’essaza ekkulu ery’e Kampala omukisa gweyagabye mu kusaba kwa paasika gwabadde gubawadde essuubi nti anaaba bulungi era ng’okumubika kibakubye wala. Ebisingawo kobirabe.