Poliisi eri mu kunoonyereza ku nfa ya Ahimbisibwe, omupoliisi asangiddwa nga mufu
Waliwo omusirikale wa police asangidwa nga affudde ku kyalo Nakitokolo ekisangibwa mu towuni kanso ye Kyengera mu district ye Wakiso. Omugenzi ye ASP Julius Ahimbisimbwe nga yaliko DPC wa Jinja Road mu Kampala nga omulambo gwe gusangiddwa mu kinnya kya kazambi mu makaage era kirowozebwa nti yejje mubudde mukiro ekikeseza olwaleero.