Empaka z’amasomero; amasomero 60 ge gagenda okwetaba mu z’e Namasuba
Amasomero agawerera ddala 60 geegalindirddwa okwetaba mũ mpaka za Inter Schools derby ezigenda okuggyibwako akawuuwo nga ennaku z’omwezi 23 e Namasuba ku Entebe road.Empaka zino zigendereddwamu okusunsulamu abanaazannya eza Odilo ezitegekebwa FUFA era nga abayizi bagenda kuvuganya mũ mizannyo okuli omupiira n’okubaka.