Obugenyi bwa Paapa Francis mu Uganda bwa kulwawo okwerabirwa
Uganda y'emu ku nsi zinnamukisa ezaakyaza ku mutukuvu Papa Francis afudde olwaleero. Ssaabasumba Dr. Cyprian Kizito Lwanga nga naye mugenzi ye yayayita omutukuvu okukyalako kuno mu nsisinkano gye yalina naye e Vatican mu mwaka gwa 2013.