EMIKOLO GYA TEREHE SITA :E Luweero amagye gakoze bulungi bwansi
Abaserikale by’egye lya UPDF, nga bali wamu ne Poliisi saako ab’amakomera olwaleero bakedde kuyonja town ye Luwero ne Kasana mu distict y’e Luwero ng’ebimu ku bikujjuko ebikulembera olunalu lwa Terehe Sita.