OKUZZA ABAANA KU MASOMERO : Poliisi erabudde ku nkozesa ya boda-boda
Poliisi erabudde abazadde obutamala galeka baana babwe kugenda bokka ku ssomero nga tebabawerekedde olw'obuzi bw'emisango okuli obubenje nekibba baana obweyongedde. Mungeri y'emu ne Poliisi y’ebidduka erabudde abagoba ba boda boda obutatikka bayizi kabindo , ekiyinza okuvaako obubenje