Empaka z’amasaza eza 2025 zitongozeddwa
Empaka z’amasaza ga Buganda ez’omurundi ogwa 21 zitongozeddwa olunaku lw’aleero era nga zaakuggulwawo mũ butongole ku lw’omukaaga lwa wiiki eno. Bw’abadde atongoza empaka z’omulundi guno, Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga ategeezezza nga ttiimu za masaza ga buganda zonna bwezigenda okufuuka kkiraabu okutandika n'omwaka ogujja.