Enkuba esudde weema z’abaasimatuka ekibambulira ky’e Bulambuli
Abantu abaasimattuka okuyigulukuka kw'ettaka okwaliwo e Bulambuli omwaka oguwedde baagala gavumenti eyanguyirize ku nteekateeka y'okubaliyirira basobole okufuna ebifo ebyenkalakkalira we baddaKino kiddiridde enkuba ebaddemu kibuyaga okusuula ezimu ku weema bano mwebabadde babudamiziddwa mu Ggombolola ye Bundambutye.