St Noa Girls eruubirira kwefuga buwanguzi mu z’e Busia
Ttimu ya St Noa Girls school ey'okubaka etunuridde okwefuga obuwanguzi mu mpaka za masomero omwaka guno oluvanyuma lw'okuwangula empaka za National Rally ezazanyindwa mu e Busia.Bano baakubye Buddo Secondary School ku fayinolo mu mpaka ezawanguddwa National insurance corporation ku mutendera gwa kirrabu.