Enkuba etonnye mu Kampala esse abantu bataano
Abantu 5 bebafiiride mu nkuba etonnye mu kiro ekikeeseza olwaleero mu gombolola y’e Nakawa.
2 kubano bafiiride mu ozone ya Mulimira e Bukoto songa 3 babade b’e Mbuya e Kinawataka.
Abatuuze obuzibu babutade ku myala ejitakolebwa ekiviirako amazzi okubooga buli enkuba lw’etonya.