ESSAZA LYE LUGAZI: Ebimu ku bituukiddwako mu myaka 28 gye limaze
Essaza lya Lugazi elyasajjakula mu mwaka 1997 omwaka guno liwezezza emyaka 28 nga likutuddwa ku ssaza ekkulu elya Kampala. Mu bbanga lino bano basobodde okwezimba, naddala okutandikawo amasomero, amalwaliro, kko nenkulakulana endala agasa abakilisitu ne batakoma ku kya kubalyowa myoyo kyokka. Peter Sserugo alambudde ebituukiddwako mu ssaza lino.