Etaka lya Sango bay abaliriko bagamba tebanaliyirirwa
Abatuuze abawangaalira ku ttaka lya Sango Bay mu district ye Kyotera si basanyufu n'engeri gavumenti gy'ekutte entekaateka y'okubaliyirira okuva ku ttaka lino gavumenti erimireko ebinazi. Bano bagamba nti bukya basuubizibwa kuliyirirwa, mpaawo kikoleddwa kyokka nga bangi baagobwa dda ku ttaka project y'ebinazi etandike