Ffayilo ya Besigye etuuse ewa ssaabawaabi wa gavumenti
Tukitegedde nti fayilo ya Besigye ne bannayuganda abalala ababadde bavunaanibwa mu kkooti y'amagye zituuse ewa Ssaabawaabi wa gavumenti, yeetegereze eky'okuzikolera. Bino birangiriddwa ssaabawolereza wa gavumenti mu lutuula lwa palamenti olwaleero. Kyokka wabilo abalowooza nti fayilo zino okutwalibwa ewa ssaabawabi tekigoberedde mateeka kubanga zibadde ziteekeddwa kuva mu poliisi. JUMA KIRYA y'alondodde ebikirako awo.