GODFREY JJEMBA MATTE kati ayagala kusoma ku birango by’abanene
Godfrey Jjemba Maate munna Kayunga asoma ebirango ku bafu atubuulidde nti ddala obulamu bwe bwakyuka okuva lweyafuuka sereebu. Ono kati ekirooto kye kusoma ku birago by'abanene nga bakkiridde ezirakumwa ayongere okuyitimuka.
Patrick Ssenyondo yabaddeko naye mu mboozi eyakafubo e Kayunga.