Jane Lwereyeenyumiriza mu kuvuga ‘ttipa’ y’omusenyu
Mu bitundu by’emasanafu eyo waliyo omukyala ayelekulira omulimu gw'obusomesa nadda mu kuvuga ebiroole. Jane Lwere amanyiddwa ennyo nga Madam Tipa nga kiva ku bimotoka by’avuga agamba nti teyejjusa kulekulira mulimu gwa busomesa gweyalimu n’ayingirira omulimu guno ogw’emifumbi.Omusasi waffe Sharifah Nambi amukyaliddeko ku Park ye waakolera.