Katutunuulire empaka z'omupiira gw'amasaza ezaddizibwawo mu mwaka 2004
Nga obuganda bujaganya olw'okutuuka ku mazaalibwa ga Kabaka eg'emyaka nsaanvu, tutunuulidde empaka z'omupiira gw'amasaza ezaddizibwawo mu mwaka 2004 ku mulembe omutebi oluvannyuma lw'emyaka olw'embera y'eby'obufuzi. Empaka zinno ezikoze ekyamaanyi okutumbula ebitone n'okukulaakulanya omupiira mu ggwanga.