Ku woteeri ya Sheraton, abayimbi bakyamudde abadigize; ku Serena kwabadde kulya nakusanyuka
Kwabadde kulya kusanyuka nakudigida wano ku woteeri ya Serena abamu ku bannakampala webaakungaanidde okwaniriza omwaka omupya. Yo ku woteeri ya Sheraton kwabadde abadigize baasanyisiddwa abayimbi abenjawulo era omwaka baagwanirizza wakati mu bbinu.