Lwaki abaana bakonziba? E Isingiro abakugu bakitadde ku ndya
Disitulikiti ye Isingiro y'emu kwezo eziri ku mwanjo mu ggwanga Uganda okuba n'abaana abakonzibye wabula ng'ekyewuunyisa nti yeemu kwezo ezeesiimisa mu kuba n'emmere emala. Baker ssenyonga Mulinde atuuseko mu kitundu kino okunnyonyoka lwaki embeera eri bweti.