Olusirika Lwa NRM: Kigongo alabudde abeesimbawo ku bwannamunigina
Abakulembeze abazze balondebwa mu kulonda kwa NRM mu bibuga, munisipaali ne disitulikiti bali mu lusirika olw'ennaku essatu nga babangulwa mu by'obukulembeze n'ensongao endala. Mu lusirika luno amyuka ssentebe wa NRM mu ggwang Moses Kigongo alabudde bannakibiina abeesimbawo ku bwannamunigina . Olusirika luno lukommekkerezebwa lunaku lwanky