Waliwo asenze ebbumbiro ly’amattafaali lwa nkaayana ku ttaka e Lugazi
E Buikwe mu munisipaali ye Lugazi,kukyaalo Kisaasi Kawolo, omugagga asenze ebbumbiro ly’amatofaali,nga libalirirwamu obuwanana bwensimbi nalireka kuttaka. Mukaseera kano abakozi ababdde mukifo kino abali eyo mu 30 basigadde amatama bagawagise enkondo.Kyoka nanyini kifo agamba nti guno si gwe mulundi ogusoose nga akolebwako efujjo kika bwekiti.