Wuuno omusajja e Hoima amaze emyaka etaano nga ajjanjaba omwana eyagongobala
Wuuno omusajja awangaalira e Hoima amaze emyaka etaano nga ajjanjaba omwana eyagongobala oluvannyuma lw’okumulongoosa n’akomayo. Alowooza ky'ava ku bulagajjavu bw'abasawo. Okumulongoosa,kyaddirira omwana okuba nga yali tasobola kutambula bulungi.Waliwo abazze bawa omusajja ono amagezi y’eggyeko omwana ono ye kye yagaana okutuusa Mukama lwalisalawo okumwetwalira.