ZUNGULU:Omusiguze yekoobanye ne gw'asigudde nebasibisa bbaawe
Oluvannyuma lw'abaana okudda ewaka okuva ku masomero, abazadde abamu olw'abagulidde ensawo z'obuwunga ne kawo bbo nebatandika kweriira ssente zaabwe. Kyokka wiiki ejja ssekukkulu wabula bbo bagamba nti ekyo tekibalobera kwesiikira ku bifi nga bali bokka. Ogenda kulaba n'omusiguze eyekoobanye ne gw'asigudde nebasibisa bbaawe olw'okugaana okulabirira omwana gw'ataazala.