5 bakwatiddwa: Basangiddwa n'eddagala lya Gav't e Kayunga
Poliisi e Kayunga eriko abantu 5 beekutte n’eddagala lya gav’t nga kigambibwa lwabiddwa ku ddwaliro li Bbaale HC IV erisangibwa mu district eno.Bano okuli abakuumi, betusanze ku poliisi ya CPS e Kayunga, bagguddwako emisango egy’enjawulo.