Aba Kankobe Children’s Home baduukiridde abantu abawangalira mu kitundu kino
Amaka ga baana abataliiko mwasirizi e Kankobe Children’s Home gaduukiridde abantu abawangalira mu kitundu kino abateesobola. Bano bagamba ekibakozesa kino kwekukuuma enkolagana ennungi n’abantu bebawangaaliramu.