Abali mu nkola eya Islamic banking balambuddwa okulaba engeri gyebaganyuddwa mu nteekateeka eno
Abali mu nkola eya Islamic banking balambuddwa okulaba engeri gyebaganyuddwa mu nteekateeka eno mu Kiboga. Abamu betwogeddeko nabo batubuulidde nga enkola eno bweyabawonya ba “Money Lender” abaali babatwalako ebintu byabwe olw’okubawola ssente ezirimu amagoba amayitirivu nezibalema okusasula. Bano bagamba bagyiganyuddwamu nyo.